Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abawala Bannayuganda abalungi bwobasaba okubeera mu vidiyo yo balowooza obakwana – Eddy Kenzo

#Wolokoso;
Eddy Kenzo avuddeyo kukyokukozesa abakyala abagwira mu vidiyo ze; “I always get this question nga abantu bambuuza lwaaki video zenkolera wabweru wa Uganda zibaamu abawala abalungi enyo okusinga zenkolera ewaka? Ela nga bangamba siddamu kukolela videos waka because tewali bawala balunji.
 
Naye nno banange nedda Uganda tulina abawala balungi banji ddala, ela tugezaako nyo okwogela nabo, but unfortunately whenever we try to get to their inboxes and request them to feature in our videos banji bakitwala nti tubakwaana ela olussi nebatabuka oba nebadda mu banaabwe nga babanyumiza nga bwetwabakwaanye, Oba Oli nakuvumavuma nakubuuza oba ye akufaananidde video vixen.
 
Abamu balowooza nti okubeela mu video kintu kibi nyo nti ela olwo oba muyaaye, Naye bambi si bwekibeela, I would like to tell you my people the ladies you see in videos this side are as responsible as well you, some are very rich, some are married, some have big Jobs, others are proud mothers and others are from big families, but they never judge or look down on being a vixen, They care so much about the positive. Kubanga at some point bano abantu abaana baabwe bajja kubalabako nga bwebaali bafanana in their early ages, ate ela kibaleetela confidence in one way or another, others get noticed neyesanga nga afunyeyo deal yokubeela face ya product emu, so okubeela my video si kintu kibi ela tekiswaaza, maybe abakisookamu bakyonoona Naye nga bambi si kintu kibi wadde naakatono.
 
So my people I think you should stop misunderstanding this video vixen idea, it is not a bad thing as you have always been told. It is all about delivering a message and also depends on how you gonna appearing the video what you are going to do etc.
 
Okubeela video vixen oba tofuuse muyaaye.”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort