Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live

Togerageranya NRM ku People Power ekisinde obusinde – Tinkasimire

July 20, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka wa Buyaga West, Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Barnabas Tinkasimire avuddeyo nategeeza nga bwasazeewo okusigala mu kibiina kya NRM kuba kibiina ky’amaanyi okwakunaku n’ekisinde kya People Power – Uganda kuba kyo kisinde.
Ono agamba nti mu People Power bali bagoberera kigendererwa so nga mu NRM balina enkola eziyitwamu. Tinkasimire agamba nti tosobla kukkakanya nsisikano yaabwe ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kwetonda. Ono agamba nti wakusigala nga muwagizi wa NRM ebbanga lyonna.