Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Omusirikale eyakuba Ssentebe Luzige wakusibwa emyezi 4

Kkooti y’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces’ (UPDF) ey’ekibinja ekisooka eyakubiriziddwa Col. Sam Mugyenyi olunaku lw’eggulo yawozesezza abasirikale…

Omwana ow’emyaka 3 afiiridde mu mataba e Bundibugyo

#BundibugyoFloods Ebyalo 10 byebikoseddwa amataba mu Disitulikiti y’e Bundibugyo nga 9 ku bino bisangibwa mu Town Council y’e…

Sinze kitaawe wa Kenzo – Apass

A PASS; “Bannamawulire abamu babadde bankubira nga bambuuza kyenjogera ku Eddy Kenzo era kino kyenkyogerako.😊 Siri Kitaawe, Taata…

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu mataba e Bundibugyo

Amataba gazinzeeko Disitulikiti y’e Bundibugyo, omuntu yagambibwa okuba nga afudde mu Trading Centre y’e Ntandi, mu Gombolola y’e…

Kitalo! Omuyimbi wa Gagamel Short Cut afudde

Kitalo! Omuyimbi mu Kibiina kya Bebe Cool ekya Gagamel International Allan Masengere aka Short Cut afudde. Ono abadde…

Gavumenti emalirizza alipoota ku musango gw’okutta AIGP Kaweesi

Kyaddaaki ekitongole kya Gavumenti ekikola ku misango kiwaddeyo alipoota ku bizibiti ebigenda okweyambisibwa mukuwozesa abantu 8 abagambibwa okutta…

Pulezidenti wa Mali akwatiddwa ne Ssaabaminisita we

Agava e Mali galaga nga Pulezidenti Ibrahim Boubacar Keïta wamu ne Ssaabaminisita Boubou Cissé bwebakwatiddwa mu kirowoozebwa okubeera…

Akalulu k’abavubuka NRM yayisizza mukka mu kisero

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni “Bwoba oyagaka okuzuukusa Bannayuganda, gezaako okujja nga omugwiira weyingize mu nsonga zaabwe. Bajja kuzuukuka…

Omusajja ayambalidde enkofiira ya People Power ku kyambalo kya UPDF bamunooya

Omwogezi w’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Airforces – UPDF Brig. Gen. Flavia Byekwaso avuddeyo ku kifaananyi ky’omusajja ayambadde…