Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Kitalo! Omuyimbi wa Gagamel Short Cut afudde
August 19, 2020 · Mubiru Ali
Omuyimbi mu Kibiina kya Bebe Cool ekya Gagamel International Allan Masengere aka Short Cut afudde. Ono abadde amaze enaku eziwera 40 mu ICU.
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine naye avuddeyo namukungubagira ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face Book.