Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live

Gavumenti emalirizza alipoota ku musango gw’okutta AIGP Kaweesi

August 19, 2020 · Mubiru Ali
Kyaddaaki ekitongole kya Gavumenti ekikola ku misango kiwaddeyo alipoota ku bizibiti ebigenda okweyambisibwa mukuwozesa abantu 8 abagambibwa okutta eyali omwogezi wa Uganda Police Force AIGP Andrew Felix Kaweesi, omukuumi we Kenneth Erau, ne Ddereeva we Geoffrey Wambewo abakubwa amasasi nga 17-March-2017.
Kigambibwa nti oludda olwaabi lugenda kwesigama ku bintu 10 okuli; ebisosonkole by’amasasi 49, amasasi 2, amasimu 18, system unit ekika kya dell wamu n’emotoka ya Poliisi abagenzi mwebaali batambulira nnamba UP 4778.