Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka akyaliddeko Pulezidenti Uhuru

Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kenyatta olunaku olwaleero asisinkanye Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Edward Fredrick Kimera Muwenda Mutebi…

UPDF litandise okutendeka ababonga ennyonyi

Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF litandise Air Force Cadet Training ku ttendekero lya Uganda Air…

Ebivudde mu kulonda kwa NRM

Ebyavudde mu kulonda kwa National Resistance Movement okusinzira ku Ssentebe w’ebyokulonda Dr. Tanga Odoi biraga nti Sipiika wa…

Omulamuzi Algonse Owiny-Dollo alondeddwa nga Ssaabalamuzi

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze omulamuzi Alfonse Chigamoy Owiny-Dollo nga Ssaabalamuzi ngadda mu kifo ky’Omulamuzi Bart Katureebe eyawummula.…

Kaye Wisdom ateereddwa

Omuyimbi wa Gospel Kaye Wisdom ateereddwa okuva ku Poliisi e Luweero gyeyakwatiddwa ku bigambibwa nti yenyigira mukutunda ettaka…

Uganda Police Force e Kamuli etadde amaanyi mu kulwanyisa COVID-19

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Kamuli omulimu gw’okulwanyisa ekirwadde #COVID-19 bagukwasizza maanyi. Emotoka zaayo ennawunyi ziriko obuddomola…

Aba NRM e Kibuku bagaanye okulonda lwa nsako

Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Disitulikiti y’e Kibuku bagaanye okulonda oluvannyuma lw’abakulembeze baabwe okulemererwa okubawa…

Bobi Wine asisinkanye Jajja w’Obusiraamu

Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform era Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asisinkanye…

Emigga gizeemu okuwaguza e Kasese

Emigga Mubuku ne Nyamwamba gyazeemu okuwaguza era nga omukuumi omu owa kkampuni y’obwannanyini yabadde asaliddwako amazzi wabula nga…