Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 147 listening Simba FM Live

UPDF litandise okutendeka ababonga ennyonyi

August 21, 2020 · Mubiru Ali
Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF litandise Air Force Cadet Training ku ttendekero lya Uganda Air Force College erisangibwa mu Nakasongola Military Cantonment.
Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda People’s Defence Air Force – UPDAF (D/CAF), Maj. Gen. Katsigazi Tumusiime, yakulembeddemu okuggulawo okutongozebwa kuno.
Maj. Gen. Katsigazi yakiikiridde omuduumizi w’eggye eryomubbanga Lt. Gen. Charles Lutaaya, nategeeza nti okutendekebwa kuno kubadde kwetaagisa nnyo.