Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 147 listening Simba FM Live

Omulamuzi Algonse Owiny-Dollo alondeddwa nga Ssaabalamuzi

August 20, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze omulamuzi Alfonse Chigamoy Owiny-Dollo nga Ssaabalamuzi ngadda mu kifo ky’Omulamuzi Bart Katureebe eyawummula.
Omulamuzi Alfonse Owiny-Dollo yeyali omumyuuka wa Ssabalamuzi era kati yabadde akola nga Ssaabalamuzi.
Pulezidenti era alonze Richard Butera nga omumyuuka wa Ssaabalamuzi nga bano balindiridde kuyisibwa kakiiko akakunguta ababa balondeddwa.