Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 162 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ekutte ababadde mu bbaala

Poliisi ya Kira Road yakoze ekikwekweto olunaku lw’eggulo okuteekesa ebiragiro bya Ministry of Health- Uganda ebyokulwanyisa ekirwadde kya…

Akulira National Physical Planning Board asangiddwa ne COVID19

Akulira National Physical Planning Board Amanda Ngabirano avuddeyo nategeeza nti akebeddwa nazuulibwa n’ekirwadde kya #COVID-19. Ngabirano asuubira nti…

Ba Ssentebe ba NRM mu Kampala bafunye eggaali zaabwe

Okugaba eggaali zimaanyi gakifuba kutandise eri ba Ssentebe b’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM nga batandikidde Kampala…

Asan Kasingye ategeezezza nti alina COVID-19

Chief Political Commissar owa Uganda Police Force, AIGP Asan Kasingye avuddeyo ku mukutu gwe ogwa twitter nategeeza nga…

Abantu abalala 97 bazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID-19 mu Yuganda

Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 97 bwebasangidwa n’ekirwadde kya #COVID-19. Abakazuulibwa n’obulwadde buno bali…

Big Eye yepikira Cricket Oval

Omuyimbi mu bayimbi, nannyini ddoboozi, ayimba nakunkumula ennyenje, ataleka muntu wansi mu kivvulu Big Eye StarBoss atukubyeeko ekivvulu.

Abantu 318 bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID19 mu Yuganda

Minisita w’Ebyobulamu Jane Ruth Aceng avuddeyo nategeeza nga Yuganda olwaleero bwefunye omuwendo gw’abalwadde ba #COVID-19 abangi 318 olunaku…

Ssaabasajja Kabaka akyalidde ku Odinga

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asisinkanye munywanyi we Raila Odinga e Kenya nebabaako byebanyumyamu.

Pulezidenti Museveni atuuse e Kabalya

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuuse ku Police Training School, e Kabalye mu Disitulikiti y’e Masindi okufulumya abasirikale ba…