Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Akulira National Physical Planning Board asangiddwa ne COVID19
August 23, 2020 · Mubiru Ali
Akulira National Physical Planning Board Amanda Ngabirano avuddeyo nategeeza nti akebeddwa nazuulibwa n’ekirwadde kya #COVID-19.
Ngabirano asuubira nti yandiba nga obulwadde buno yabufunira mu Disituliki y’e Lira gyeyali agenze okulambula emirimu.