Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 147 listening Simba FM Live

Aba NRM e Kibuku bagaanye okulonda lwa nsako

August 20, 2020 · Mubiru Ali

Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Disitulikiti y’e Kibuku bagaanye okulonda oluvannyuma lw’abakulembeze baabwe okulemererwa okubawa ensako yaabwe.
Ssentebe wa NRM mu Kibuku Kilongosa Robert akakasiza kino nategeeza nti balinda bubaka okuva ewa Secretary General.