Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live

Omwana ow’emyaka 3 afiiridde mu mataba e Bundibugyo

August 19, 2020 · Mubiru Ali
#BundibugyoFloods
Ebyalo 10 byebikoseddwa amataba mu Disitulikiti y’e Bundibugyo nga 9 ku bino bisangibwa mu Town Council y’e Ntandi 1 mu Gombolola y’e Kasitu. Omuntu omu yakakasiddwa okuba nga afiiridde mu mataba gano ku kyalo Isura 1 nga mwana wa myaka 3 era nga omulambo ggwe guzuuliddwa. Abanti babiri bebasimattuse n’ebisago ebitonotono era nga batwaliddwa mu ddwaliro.
📸 Uganda Red Cross Society