Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Sinze kitaawe wa Kenzo – Apass
August 19, 2020 · Mubiru Ali
A PASS; “Bannamawulire abamu babadde bankubira nga bambuuza kyenjogera ku Eddy Kenzo era kino kyenkyogerako.😊
Siri Kitaawe, Taata we yekka yalina okumugamba ekyokukola. Musajja mukulu era muyimbi munene alina okwesalirawo kyayagala mu bulamu bwe.
Mu mawulire amalala sigenda kwesimbawo nfune obululu buna, nedda bambi, njakugenda mu nsiko. 🤣🤣🤣“