Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omubaka Kinyamatama ayagala bwa sipiika

NANGE NJAGALA BWA SIPIIKA: Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Rakai era Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM…

Cashier ku Kkooti e Mengo egalidde Taata n’omwana we

AGALIDDWA NE MUTABANI WE LWAKUBANJA LISIITI ERAGA NTI ASASUDDE KKOOTI: https://youtu.be/1TL7SfDGUjU Cashier ku Kkooti y’omulamuzi e Mengo alagidde…

OMUBIRI GWA SSAABASUMBA GUTWALIDDWA E NAMUGONGO

Omubiri gwa Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga gutuusiddwa ku kigo ky’Abakatuliki e Namugongo. Bagenda kumusabira wamu n’okuwa abakkiriza…

Kkooti ekirizza URA okuddamu okukebera emotoka ya Bobi Wine

URA EDDEMU EKEBERE EMOTOKA YA KYAGULANYI: https://youtu.be/AbcTerZ4qj0 Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Emmanuel Baguma avuddeyo olunaku olwaleero…

Ab’e Kyabakadde balindiridde omubiri gwa Ssaabasumba

Enteekateeka z’emmisa eyokusabira omugenzi Ssaabasumba wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga zawedde dda ku kyalo gyazaalwa e Kyabakadde…

Ssaabasumba abadde musajja wanjawulo nnyo – Pulezidenti Museveni

SSAABASUMBA ABADDE WANJAWULO NNYO KU BALALA: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nalagidde wabeerawo okukungubagira kwa muganda wange Ssaabasumba Dr.…

Ssaabasumba yali omufu ku ffe – Pulezidenti Museveni

SSAABASUMBA YALI OMU KUBATUKWATIRWA NG’EKISA NGA TUKYALI BAYEEKERA: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Kyabadde kikangabwa ky’amaanyi bwenawulidde nti Ssaabasumba…

avumenti esiimye emirimu gy’omugenzi Ssaabasumba

Gavumenti esiimye emirimu gy’omugenzi Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga ku kisaawe e Kololo. Emmisa eno yetabiddwako abantu ab’enjawulo…

Bannayuganda nga mubakamula nnyo? – Hon. Luttamaguzi

EMISOLO NGA GISUSSE BANANGE: Munnakibiina kya Democratic Party Uganda era Omubaka akiikirira Nakaseke South Hon. Luttamaguzi Paulson Ssemakula…