Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Cashier ku Kkooti e Mengo egalidde Taata n’omwana we

April 7, 2021 · Mubiru Ali
AGALIDDWA NE MUTABANI WE LWAKUBANJA LISIITI ERAGA NTI ASASUDDE KKOOTI: https://youtu.be/1TL7SfDGUjU

Cashier ku Kkooti y’omulamuzi e Mengo alagidde omusirikale wa Uganda Police Force okuggalira Dennis Nuwagaba wamu ne mutabani we mu kaduukulu ka Kkooti nga balangibwa okusalimbira mu offiisi ye nga tebafunye lukusa.

Nuwagaba agamba nti abadde agenze kusaba lisiiti ye okuva ewa Cashier ategerekeseeko erya Derrick okugiragayo mu Kkooti nti asasudde ebisale bya Kkooti.
Nuwagaba agamba nti Derrick yamugambye Ssente aziwe ye aleme kuzitwala mu bbanka wabula natamuwa receipt. Wadde nga fayiro y’omusango ggwe yawedde okutegekebwa, omusango tegusobola kugenda mu maaso nga talaze nti yasasudde. https://youtu.be/1TL7SfDGUjU
Judicial Service Commission Uganda
Ministry of Justice and Constitutional Affairs
Uganda Law Society