Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

OMUBIRI GWA SSAABASUMBA GUTWALIDDWA E NAMUGONGO

April 7, 2021 · Mubiru Ali
Omubiri gwa Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga gutuusiddwa ku kigo ky’Abakatuliki e Namugongo. Bagenda kumusabira wamu n’okuwa abakkiriza omukisa okumukubako eriiso evvannyuma.
Ebyokwerinda binywezeddwa nga abasirikale ba Uganda Police Force wamu n’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF webali mu kifo kino okulaba nti tewali atataganya mukolo.