Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omubaka Kinyamatama ayagala bwa sipiika

April 7, 2021 · Mubiru Ali
NANGE NJAGALA BWA SIPIIKA:
Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Rakai era Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Juliet Kinyamatama avuddeyo nalangirira nga naye bwayala okuvuganya ku kifo ky’omukubiriza wa Palamenti ey’e 11. Ababaka abalala abaagala ekifo kino kuluko Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga aliko kati, omumyuuka we Jacob Oulanyah ne Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Ibrahim Nganda Ssemujju.