Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,996 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

ABASIRIKALE BA POLIISI BATENDEKEDDWA KU NGERI GYEBASOBOLA OKWETEGEKERA OKUWUMMULA

https://youtu.be/bvET_YmPpYI Abasirikale ba Uganda Police Force abawezezza emyaka 50 n’okusoba batendekeddwa mu kweteekerateekera okuwummula emirimu. Abasirikale 117 okuva…

BAMINISITA MWEBALE KUWEEREZA BANNAYUGANDA – HE. MUSEVENI

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ekisanja kino kibaddemu okusoomozebwa omuli; enzige, amazzi mu nnyanja okweyongera wamu n’ekirwadde kya ssenyiga…

EKYAMAFUTA GALINNYE BULI WAMU – Minisita Bahati

Omubaka Theodore Ssekikubo avuddeyo nalaga obutali bumativu bwe ku bbeeyi y’amafuta erinnya buli lukya. Agamba nti amasundiro agawerako…

Palamenti egobye ekiteeso ky’omusolo omuggya ku Motoka

Palamenti olunaku olwaleero egobye ennongosereza mu ya Traffic and Road Safety Act (Amendment) Bill, 2021. Enongosereza eno ebadde…

Uganda efuuse kubo lya magendo – Hajat Syda Bbumba

Hon. Syda Bbumba avuddeyo nalaga obwennyamivu ku ngeri Yuganda gyefuuse ekkubo lya magendo omuyisibwa ebyobugagga ebyomuttaka. Agamba nti…

BANNAMAWULIRE TUBAYOZAYOZA OKUTUUKA KU LUNAKU LWAMMWE – FRED ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga; “Omuduumizi wa Poliisi IGP Martin Okoth Ochola olwaleero asiimye nnyo Bannamawulire…

Poliisi yetegekedde abayinza okwagala okwekalakaasa – Fred Enanga

TUBASUUBIRA OKWAGALA OKWEKALAKAASA: Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga: “Abebyokwerinda basuubira nti waliwo ebikolwa ebyokutaataganya ebitegekebwa Bannabyabufuzi…

ABABAKA BA NUP MU MYAKA 2 ABANTU BAJJA KUBA BABETAMIDDWA

Omwogezi wa National Resistance Movement – NRM Rogers Mulindwa: “Twafunamu okusoomozebwa nga NRM, nti twafiirwa ebimu ku bifo…

EDDWALIRO LYE LUBOWA ERYASUUBIRWA OKUBA NGA LIWEDDE OMWEZI OGUJJA TERIVANGA MU MUSINGI

Eyaweebwa pulojekiti y’okuzimba eddwaliro lya International Specialized Hospital Uganda e Lubowa negyebuli kati tamalirizanga musingi gwalyo nga ebula…