EKYAMAFUTA GALINNYE BULI WAMU – Minisita Bahati

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka Theodore Ssekikubo avuddeyo nalaga obutali bumativu bwe ku bbeeyi y’amafuta erinnya buli lukya. Agamba nti amasundiro agawerako gayongedde nnusu 130 ku buli liita okuva Gavumenti yetageeza nti egenda kwogera nnusu 10 ku musolo gwa mafuta.
Mukumwanukula, Omubeezi wa Minisita David Bahati ategeezezza nti okulinnya kw’ebbeeyi y’amafuta kuli wonna ku katale k’ensi yonna.
Share.

Leave A Reply