BAMINISITA MWEBALE KUWEEREZA BANNAYUGANDA – HE. MUSEVENI

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ekisanja kino kibaddemu okusoomozebwa omuli; enzige, amazzi mu nnyanja okweyongera wamu n’ekirwadde kya ssenyiga omukambwe owa #COVID-19.
Wabula twasobola okuyita mu mbeera eno ffenna wamu nga tuweereza abantu. Mwebale nnyo okukola n’amaanyi.
Mbeebaza nnyo ba mmemba b’olukiiko lwa Baminisita mwenna wamu olwokuweereza eggwanga lyammwe emyaka 5 egiwedde.”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply