Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,992 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Uganda efuuse kubo lya magendo – Hajat Syda Bbumba

May 3, 2021 · Mubiru Ali
Hon. Syda Bbumba avuddeyo nalaga obwennyamivu ku ngeri Yuganda gyefuuse ekkubo lya magendo omuyisibwa ebyobugagga ebyomuttaka. Agamba nti waliwo ebyobugagga ebyomuttaka bingi ebikukusibwa nga biyisibwa mu Yuganda nti era kyekisinga okukolebwa mu Ggwanga. Ateesa nti Gavumenti eteeke omusolo omunene gwabitundu 5 ku 100 ku byobugagga ebyomuttaka.
#PlenaryUg