Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,836 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi yetegekedde abayinza okwagala okwekalakaasa – Fred Enanga

May 3, 2021 · Mubiru Ali
TUBASUUBIRA OKWAGALA OKWEKALAKAASA:
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga: “Abebyokwerinda basuubira nti waliwo ebikolwa ebyokutaataganya ebitegekebwa Bannabyabufuzi abatali basanyufu wamu n’abawagizi baabwe okugezaako okutaataganya okulayira kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga bakasuka bbomu enkolerere, okwokya emipiira, okuziba enguudo wamu n’okwekalakaasa.”