BANNAMAWULIRE TUBAYOZAYOZA OKUTUUKA KU LUNAKU LWAMMWE – FRED ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga; “Omuduumizi wa Poliisi IGP Martin Okoth Ochola olwaleero asiimye nnyo Bannamawulire olw’omulimu ogw’ettendo kwebakola naddala kubuzzi bw’emisango mukusoomozebwa okw’enjawulo.
IGP akola kyonna ekisoboka okulaba nti wabeerawo enkolagana ennungi wakati wa Poliisi n’abamawulire.
Tuyozayoza Bannamawulire okutuuka ku lunaku lwabwe.”

Leave a Reply