ABASIRIKALE BA POLIISI BATENDEKEDDWA KU NGERI GYEBASOBOLA OKWETEGEKERA OKUWUMMULA

https://youtu.be/bvET_YmPpYI
Abasirikale ba Uganda Police Force abawezezza emyaka 50 n’okusoba batendekeddwa mu kweteekerateekera okuwummula emirimu.
Abasirikale 117 okuva mu Directorate of Counter Terrorism bebalondeddwa okwetaba mu musomo gw’olunaku olumu nga gwategekeddwa Directorate of Human Resource Management ku kitebe kya Poliisi e Naguru okubategeka okuwummula emirimu n’okusobola okubeerawo.

Leave a Reply