Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 69 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

ABAKULEMBEZE B’E KIBUGA GULU BEGABANYA EZA NABBANJA

Ebiswaza bingi bikyavaayo ku ssente za Ssaabaminisita Rt Hon Robinnah Nabanja, bino bizuuliddwa Akakiiko ka Palamenti aka Gavumenti…

PULEZIDENTI MUSEVENI YALINA OKUGGULAWO AMASOMERO YEKKA

Omwogezi wa Ministry of Education and Sports Uganda Dr. Dennis Mugimba avuddeyo nategeeza nti enaku zomwezi ezokuggulawo amasomero…

ABEBIJJAMBIYA BALUMBYE KYOTERA

Mu kiro ekikeesezza olwaleero abatamanyangamba abebijjambiya balumbye omukyala Maria Gorret Nakyanzi 61, ku kyalo Buyingi Kyango ekisangibwa mu…

Obwakabaka buli mu kuteekateeka bbago lya kulungamya bannabitone

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Obwakabaka buli mu kuteekateeka bbago lya kulungamya bannabitone: abayimbi, abazannyi ba katemba ne firimu;…

Omwana namuzaala mu mulamu wange – Maama wa Nsubuga Paul

Maama w’Omubaka Busiro North Munnakibiina kya National Unity Platform Nsubuga Paul, Agnes Nabawanuka 60, azze mu Kkooti Enkulu…

Abebijjambiya 10 basimbiddwa mu Kkooti e Masaka

Abagambibwa okubeera ab’ebijjanbiya ababadde batigomya abantu e Buddu 10 abakwatiddwa Uganda Police Force basibiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi w’e…

Omubaka Balimwezo awaddeyo ambulance 3

Omubaka wa Nakawa East Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Balimwezo Ronald Nsubuga nga ayita mu Balimwezo Community…

Muky. Etuusa bamusalidde omusango

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku misango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga Kkooti…

POLIISI EKUTTE 5 KU MMUNDU EZABBIBWA E SSEMUTO

Uganda Police Force mu ttunduttundu lya Savannah wamu n’ebitongole byebyokwerinda ebirala bazudde emmundu 2 nnamba UG pol 565832838…