Omwana namuzaala mu mulamu wange – Maama wa Nsubuga Paul

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Maama w’Omubaka Busiro North Munnakibiina kya National Unity Platform Nsubuga Paul, Agnes Nabawanuka 60, azze mu Kkooti Enkulu olwaleero okuwa obujjulizzi ku mannya g’omwana we.
Muky. ategeezezza Kkooti nga bwazaala Nsubuga Paul nti wabula yamuzaala nga ye Mukalazi Peter wabula bwekyazuulibwa nti yamuzaala mu mulamu we kwe kufuuka Nsubuga Paul nga bamuwadde kitaawe omutuufu.

Share.

Leave A Reply