Obwakabaka buli mu kuteekateeka bbago lya kulungamya bannabitone

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Obwakabaka buli mu kuteekateeka bbago lya kulungamya bannabitone: abayimbi, abazannyi ba katemba ne firimu; abakubi b’ebivuga; abawandiisi b’emizannyo/ firimu; abazinyi ne kalonda agendera ku bitone n’okwewummuza.
Leero nsisinkanye abamu ku bawi b’amagezi ku nsonga eno. Banjuddwa Owek Ssekabembe Kiberu , Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Okwewummuza.”
Share.

Leave A Reply