Abebijjambiya 10 basimbiddwa mu Kkooti e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abagambibwa okubeera ab’ebijjanbiya ababadde batigomya abantu e Buddu 10 abakwatiddwa Uganda Police Force basibiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi w’e Masaka nebasomerwa emisango n’abasindika ku alimanda mu Ssaza Government Prison okutuusa nga 15-September-2021.
Omulamuzi Charles Yeteise bano tabaganyizza kwewozaako kuba emisango egibavunaanibwa gyanaggomola giwulirwa Kkooti Enkulu yokka.
Bano bavunaaniddwa emisango 7 egikontana n’akawayiro 188 ne 189 obwa Penal Code Act .
https://youtu.be/xRXmsMeYxIQ
 
Courtesy photo
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro