POLIISI EKUTTE 5 KU MMUNDU EZABBIBWA E SSEMUTO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Uganda Police Force mu ttunduttundu lya Savannah wamu n’ebitongole byebyokwerinda ebirala bazudde emmundu 2 nnamba UG pol 565832838 and UG pol 565835552 nga zino zaali zabbibwa okuva ku basirikale ba Poliisi abaali bakuuma Jiuzhou Stone Quarry Uganda Limited – Semutto nga 30/08/2021 era abantu 5 bakwatiddwa.
Era mu ngeri yemu Poliisi yakutte emotoka ekika kya Toyota Premio nnamba UAY 325N eyasangiddwamu ejjambiya 4.
Share.

Leave A Reply