Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 85 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Prof. Kanyeihamba atutte Pulezidenti Museveni mu Kkooti

Omulamuzi eyawummula Prof. William G. Kanyeihamba ne Bannayuganda abalala 6 bavuddeyo nebatwala Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Gavumenti…

UTB YAKOZESA OBUKADDE 20 OKUTWALA EKANZU, GOMESI, LEESU N’EBIRALA E DUBAI

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulambuzi n’obusuubuzi olunaku olwaleero kebuzizza ku ngeri amakampuni gyegalondebwamu okugenda okwolesa mu mwoleso…

POLIISI EWAKANYIZZA EBYA ISIS KU BYA BBOMU E KOMAMBOGA

Omukutu gw’amawulire ogwa Reuters guvuddeyo negutegeeza nga Islamic State bweyavuddeyo neyewaana nga bweyawomye omutwe mu bulumbaganyi bwa bbomu…

Poliisi etandise okusomesa aba Piki piki okusibako bulungi ennamba

Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka kitandise omulimu gwokulaba nti piki piki zonna ziteereddwa ennamba zaazo…

MUBEERE BAKKAKAMU WABULA MWEGENDEREZE – CP ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nannyonyola ku bulumbaganyi bwa bbomu obwabaddewo e Komamboga olunaku…

TUJJA KUMALAWO OBUMENYI BW’AMATEEKA NGA BWETUKOZE KWEZO EMBIZZI EZITAWA BULAMU BW’ABANTU KITIIBWA

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo ku kyabaddewo e Komamboga; “Bampitiddemu ku bbomu eyakubye abantu mu zooni ya Kwata…

Kitalo! Abantu 2 bafiiriddewo e Kyanja

Kitalo! Kigambibwa nti abantu 2 bebafiiriddewo mbulaga oluvannyuma lw’ekintu ekitanategeerekeka nga kiteeberezebwa bbomu okubwatuka e Ludigido Komamboga webaliira…

Poliisi eremesezza abatuuze okwekalakaasa e Palisa

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Bukedi North Alaso Immaculate avuddeyo nategeeza nga Poliisi olunaku olwaleero bweremesezza abatuuze…

Nabbanja ne Tayebwa betabye ku mukolo gwokusonga ssente

Ssaabaminsita Rt Hon Robinah Nabbanja ne nampala wa Gavumenti Hon. Thomas Tayebwa nga bafuna emikisa okuva ewa Bishop…