Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 84 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bbaasi ya Gateway ekutte omuliro e Kampiringisa

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi avuddeyo ku bbaasi ekutte omuliro; “Tukitegeddeko…

Gavumenti erekerawo okukwata aboludda oluvuganya – Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Twatuuzizza olukiiko lwa Bannamawulire mwetwasabidde okukwata…

Olwaleero mazaalibwa ga Nnaabagereka

Olwaleero mazaalibwa ga Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda. Lugaba Ddunda akutuwangaalize, tukwagaliza olunaku lw’amazaalibwa olulungi.

Okulwanagana kuzzeemu e DRC

Abanonyi bobubuddamu okuva ku muliraano mu Democratic Republic of the Congo abadduse okulwanagana okuzzeemu e Chanzu ne Runyonyi…

ABA NUP KABATANDE MWEKALAKAASE TUBALINZE – CP ENANGA

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Oluvunnyuma lwokufuna amawulire ku nteekateeka za National Unity Platform n’ebibinja…

Poliisi yakitte Muwonge Yusuf

Uganda Police Force yakutte Muwonge Yusuf, nga kigambibwa nti ono munne wa Matovu Muzafaru eyetulisiza mu bbaasi ya…

Amerika eyongedde Yuganda eddagala erigema COVID-19

Nga 6 ne 7 November, Eggwanga lya Amerika lyayongedde Yuganda ddoozi 3,488,940 ezeddagala erigema ekirwadde kya Ssenyiga lumiimamawuggwe…

Omutendesi wa Daniel Farke agobeddwa

#SimbaSportsUpdates; Kkiraabu ya Norwich City FC evuddeyo nerangirira nga bwegobye omutendesi waayo Daniel Farke. Bagamba nti bamukutte ku…

Moses Bigirwa akwatiddwa

Omuyambi w’omumyuuka wa Sipiika akola ku by’amawulire Sabiti Joseph avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force bweyakutte Bigirwa Moses…