Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,341 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Sports

Omutendesi wa Daniel Farke agobeddwa

November 7, 2021 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Kkiraabu ya Norwich City FC evuddeyo nerangirira nga bwegobye omutendesi waayo Daniel Farke. Bagamba nti bamukutte ku nkoona olwokuba baagala mutindo n’obuwanguzi. Ono webamugobedde nga bakawangula kkiirabu ya Brentford FC ggoolo 2 ku 1 nga bali mu kifo kyamakumi abiri (esembye) ku kimeeza kya Premier League.