Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,347 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

ABA NUP KABATANDE MWEKALAKAASE TUBALINZE – CP ENANGA

November 8, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Oluvunnyuma lwokufuna amawulire ku nteekateeka za National Unity Platform n’ebibinja ebirala ebikozi by’efujjo ku kwekalakaasa n’efujjo byebabadde bategese wiiki eno, twagala okutegeeza Bannayuganda nti ebitongole byebyokwerinda biri bulindaala okumalawo okwekalakaasa kwonna okutali mu mateeka n’efujjo.”