Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
Poliisi yakitte Muwonge Yusuf
November 8, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force yakutte Muwonge Yusuf, nga kigambibwa nti ono munne wa Matovu Muzafaru eyetulisiza mu bbaasi ya Swift Safaris e Lungala mu Mpigi nga ono ku lwokuna wiiki ewedde kigambibwa nti yayadduse naleka bbomu e Kireka Bira oluvannyuma lwabebyokwerinda okukola ekikwekweto.