Moses Bigirwa akwatiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omuyambi w’omumyuuka wa Sipiika akola ku by’amawulire Sabiti Joseph avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force bweyakutte Bigirwa Moses aka Gen Bigirwa Moses olunaku lw’eggulo okuliraana amaka g’Omumyuuka wa Sipiika Anita Annet Among e Nakasero oluvannyuma lwokuteeseganya naye bakutule ddiiru alekerawo okumuwandiikako ebikikinike ku mikutu gya ‘social media’.
Yamusabye amenye bbanka amufunire ssente.
Share.

Leave A Reply