Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,250 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Okulwanagana kuzzeemu e DRC

November 8, 2021 · Mubiru Ali

Abanonyi bobubuddamu okuva ku muliraano mu Democratic Republic of the Congo abadduse okulwanagana okuzzeemu e Chanzu ne Runyonyi okuriraana Virunga Ranges batuuse mu Yuganda nga kati bakuumirwa Nyakabande Transit Center mu Disitulikiti y’e Kisoro oluvannyuma lwokusala ensalo y’e Bunagana UG-DRC.