Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 214 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita Kataaha wakusisinkana Ababaka

Omumyuuka wa Sipiika Hon. Anitah Among avuddeyo nategeeza Palamenti nti afunye obubaka okuva eri Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet…

Tewanabaawo bbomu ku Akamwesi Mall – ASP Luke Owoyesigyire

Omumyuuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku…

BANANGE MUNYAMBE – PALLASO

Omuyimbi Pallaso avuddeyo nasaba Bannayungada bamuduukirira bamusondere ku ssente obukadde 100 asobole okunnunula emotoka ye ekika kya Roger…

EBYA RDC HUDU HUSSIEN ABANTU OKUSASULIRA EDDAGALA ERIGEMA COVID-19 BYAPPA

Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine avuddeyo nayanukula RCC wa Kampala Hudu Hussein eyavuddeyo…

BYAMPUNA, MAAMA WA MATHEW KIRABO AVUNAANIBWA OGW’OBUTEMU AGAMBA TAMANYI MUTABANI WE GYALI

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Mukono Henry Kaweesa alagidde abeyimirira agambibwa okutta muganzi we okusasula obukadde buli omu…

Minisita Oboth aguddewo Mulanda Police Station e Tororo

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku butebenkevu bw’eggwanga n’ensoga zabazirwanako Hon. Jacob Oboth-Oboth, era nga ye Mubaka w’ekitundu ky’e…

EMBIZZI EZETULISIZZA BAZIBUZAABUZA – GEN. MUSEVENI

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Eri Bannayuganda mwenna naddala Abazzukulu. Olwaleero ku ssaawa nnya ezookumakya, waliwo embizzi (bebabuzaabuza) ezetulisizza…

OMUBAKA LUTTAMAGUZI BAMULEMESEZZA OKUGABA EBINTU BYAGULIDDE AMALWALIRO G’EKITUNDU KYE

Omubaka wa Nakaseke South MP, Paulson Luttamaguzi akyatubidde n’ebintu byeyali aguze okugabira abantu bo mu kitundu kyakiikirira oluvannyuma…

OLUKALALA LW’ABANTU ABALUMIZIDDWA MU KUBWATUKA KWA BBOMU

https://youtu.be/H_UArrA86a4 Abebyokwerinda bafulumizza olukalala lw’abantu 30 abalumiziddwa mukutulika kwa bbomu okwemirundi ebiri okubaddewo mu Kampala olunaku olwaleero ku…