Minisita Kataaha wakusisinkana Ababaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka wa Sipiika Hon. Anitah Among avuddeyo nategeeza Palamenti nti afunye obubaka okuva eri Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni ngasaba Ababaka ba Palamenti abasisinkanire e Kololo wiiki ejja ku lwokusatu okwogerako gyebali ku nsonga ezikwatagana n’ebyenjigiriziza wamu n’okuggulawo amasomero.
Rt. Hon. Anitah Among asabye Bannayuganda okussa ebyobufuzi ebbali wabula bakolere wamu okukuuma ffenna.
 
#PlenaryUg
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro