OLUKALALA LW’ABANTU ABALUMIZIDDWA MU KUBWATUKA KWA BBOMU

Pinterest LinkedIn Tumblr +
https://youtu.be/H_UArrA86a4
Abebyokwerinda bafulumizza olukalala lw’abantu 30 abalumiziddwa mukutulika kwa bbomu okwemirundi ebiri okubaddewo mu Kampala olunaku olwaleero ku Parliament Avenue ne Kampala Central Police Station (CPS), bano kuliko abasirikale ba Uganda Police Force wamu n’abantu ababulijjo nga bali mu Ddwaliro e Mulago bafuna bujanjabi mu waadi ya causality; Police Constable (PC) No. 66832 PC Joseph Kairugara, Fred Katongole, omutuuze w’e Katale – Nalumunye, mu Disiutlikiti y’e Wakiso, PC No.64015 PC Allan Ayebale, No. 50952 PC Andrew Kissa, No. 65945 PC Peter Eyotre, No. PC Catherine Akot, No. 66827 PC Bernard Wabwire, Silesian Akibua, No. PC Eunice Twongwire, No. PC Nicholas Muhumure, No.66825 PC Isaac Ekip, No. PC Mathew Adeun, No. 67821 PC Mimu Ssebunya, NO. 36244 PC Brian Ojera, No. 67294 PC Denis Dhibaluma, No. PC Stephen Osmami, No. 61547 PC Doreen Birungi, No. PC Juliet Nasuna, No. 38942 PC Richard Ogwal, No. 64113 PC John Bosco Otai, No. 66187 PC Fiona Nakafero, Daniel Tingu (Security Guard), Perepetua Nakato, George Maseruka, ne Pius Andrew Deo Ongora.
Abaami abalala babiri n’abakyala basatu tebanamanyibwa nga nabo bali mu Ddwaliro e Mulago mu waadi ya Causality nga bali mu mbeera mbi ddala.
Share.

Leave A Reply