Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 692 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Minisita Oboth aguddewo Mulanda Police Station e Tororo

November 17, 2021 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku butebenkevu bw’eggwanga n’ensoga zabazirwanako Hon. Jacob Oboth-Oboth, era nga ye Mubaka w’ekitundu ky’e Mulanda ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Tororo olunaku olwaleero aguddewo Mulanda Police Station, n’ennyumba z’abasirikale 12.
Omulimu guno gwatwaliddwa ensimbi aba Justice Law and Order Sector JLOS nezimbibwa Uganda Police Force Construction Unit.