Tewanabaawo bbomu ku Akamwesi Mall – ASP Luke Owoyesigyire

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku social media nti wabaddewo okubwatuka kwa bbomu ku Akamwesi Mall e Kyebando.
Agamba nti abakugu mukutegulula bbomu batemezeddwako nti waliwo ekitereke ekisuuliddwawo wabula bwebatuuseewo nebakikebera nebakizuula nti abadde kasasiro.
Share.

Leave A Reply