Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita gyangu obitebye – Sipiika Anita Among

Omumyuuka w’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt. Hon. Anita Annet Among ayise bukubirire Minisita w’Ebyensimbi alabikeko mu Palamenti aginnyonyole…

Poliisi ekutte 16 abagambibwa okumenya emotoka mu bitaala

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force SSP Nabakka Claire; “Oluvannyuma lwabantu okuvaayo nebekubira enduulu ku babbi abamenya emotoka…

Poliisi e Masaka ekutte 3 abateeberezebwa okubeera abatujju

Abebyokwerinda mu Disitulikiti y’e Kyotera baliko abantu bebakutte nga kigambibwa nti bano babadde benyigira mu bikolwa ebyobutujju era…

Ssengule akwasiddwa ettaka lye eryamuweebwa Century Properties

Olwaleero Ssengule wa Radio ow’omwaka 2021 ow’Emmamba Nsubuga Mawaggali Sussan lwakwasiddwa ettaka (n’ekyapa) eryamuweebwa aba Century Properties and…

Mutunnyonyole enkola ya PDM – Hon. Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nasaba Baminisita abavunaanyizibwa ku…

Ababaka abatasayininga ngenda kubasiima – Minisita Muhwezi

Minisita wobutebenkevu Maj. Gen Jim Katugugu Muhwezi avuddeyo nategeeza bwagenda kusiimamu ak’enjawulo ababaka bonna abagaana okussa omukono ku…

Akulira eddwaliro ly’e Mulago akwatiddwa

Executive Director wa Mulago National Referral Hospital Dr. Byarugaba Baterana akwatiddwa ekitongole okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga ekirondoola…

Eyali omuduumizi wa LRA Kwoyelo atandise okuwozesebwa

Kkooti ewozesa bakkalintalo eya International Crimes Division e Kololo etandise okuwozesa eyaliko omuduumizi wa Lord’s Resistance Army Thomas…

Omubaka Kalwanga akedde mu Kkooti e Kayunga

Omubaka wa Busujju County Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kalwanga David Lukyamuzi; “Enkya yaleero nga…