Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,090 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omubaka Kalwanga akedde mu Kkooti e Kayunga

March 1, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka wa Busujju County Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kalwanga David Lukyamuzi; “Enkya yaleero nga mperekerwako Nakweede Harriet nzizeeyo mu Kkooti y’omulamuzi w’e Kayunga okuddamu okuwulira omusango ogwanzigulwako ogwokugyeemera ebiragiro bwenali ngezaako okulemesa okubba obululu mu Kayunga by-election.
Okuwulira omusango kwongezeddwayo okutuusa nga 24 March.”