Eyali omuduumizi wa LRA Kwoyelo atandise okuwozesebwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kkooti ewozesa bakkalintalo eya International Crimes Division e Kololo etandise okuwozesa eyaliko omuduumizi wa Lord’s Resistance Army Thomas Kwoyelo ngono akiikiriddwa Munnamateeka Dalton Opwonya.
Abalamuzi basatu bebali mu mitambo gyomusango guno nga kuliko; Micheal Elubu, Duncan Gaswaga ne Stephen Mubiru.
Share.

Leave A Reply