Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 203 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

State Prosecutor eyalya enguzi ya bukadde 6 alagiddwa kusasula engasi ya bukadde 7

October 17, 2023 · Mubiru Ali

Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali benguzi olunaku olwaleero esingisizza Kigwana Simon, nga yaliko State Prosecutor mu Office of the Director of Public Prosecutions emisango 2 egyobuli bw’enguzi.
Kigwana mu 2019 Akakiiko okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga akalwanyisa obuli bw’enguzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force ku bigambibwa nti yali afunye obukadde 6 okugaana omuntu okweyimirirwa mu musango gwa criminal ogwali mu Nabweru Chief Magistrate’s Court.
Alagiddwa okusasula engasi ya bukadde 7 era nayimirizibwa obutaddamu kukola mulimu gwa Gavumenti gwonna okumala emyaka 10.