Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,164 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi ekutte 16 abagambibwa okumenya emotoka mu bitaala

March 2, 2022 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force SSP Nabakka Claire; “Oluvannyuma lwabantu okuvaayo nebekubira enduulu ku babbi abamenya emotoka mu Kampala n’emiriraano, Poliisi ya CPS yakoze ekikwekweto ku bitaala bya Jinja Road ngeyambibwako kkamera enkettabikolwa nekwata abavubuka 16. Bano bagenda kutwalibwa mu kkooti bavunaanibwe.”