Mutunnyonyole enkola ya PDM – Hon. Mpuuga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nasaba Baminisita abavunaanyizibwa ku nsonga za Parish Development Model okukkakana bawulirize ensonga z’Ababaka ba Palamenti.
Hon. Mpuuga asabye Minisita w’ebyensimbi okulaga Palamenti emitendera egigobererwa mu Parish Development Model bagyekkaanye bulungi ng’Ababaka.
#PlenaryUg
Share.

Leave A Reply