Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Minisita gyangu obitebye – Sipiika Anita Among
March 2, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt. Hon. Anita Annet Among ayise bukubirire Minisita w’Ebyensimbi alabikeko mu Palamenti aginnyonyole wa webatuuse ku nsonga y’emiwendo gyebintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo egyekanamye so nga enfuna y’abantu yo ekyali yegeyege.