Breaking
News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 312 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

CEO wa Uganda Airlines yafuna omulimu ngobuyigirize bwe bubulako

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka COSASE bawuniikiridde bwebakitegeddeko nti CEO wa Uganda Airlines Jenifer Bamuturaki yali tatuukiriza bisaanyizo…

Kyenasoma si nsonga nkulu ku mulimu wabula nsobola! – Jennifer Bamuturaki

CEO wa Uganda Airlines Jennifer Bamuturaki; “Si nsonga nti oba nagenda ku mwezi oba nasoma MDD, ekisinga obukulu…

Poliisi n’amaggye biyiiriddwa mu Busongora South

Ebyokwerinda mu Busongora South mu Disitulikiti y’e Kasese binywezeddwa, abasirikale ba UPDF ne Uganda Police Force bayiiriddwa mu…

Emotoka ezaali babbibwa Poliisi ezidizza bannyini zo

Emotoka ezaali zabbibwa Uganda Police Force zeyazuula 34, 11 ku zzo zadiziddwa bannanyini zo olunaku lw’eggulo nga kati…

RDC wa Disitulikiti y’e Namayingo afudde

Kitalo! RDC wa Disitulikiti y’e Namayingo Muzeeyi Ogajo Baraza Sulaiman afiiridde mu Ddwaliro e Mulago enkya yaleero. Yasooka…

Kkampuni efiirwa (loss) obuwumbi 160 buli mwaka esasula etya abakozi ssente enyingi bwezityo? – Hon. Ssenyonyi

Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti aka COSASE bewuunyizza omusaala ogusasulwa abakozi ba Uganda Airlines. Okusinziira ku Mubaka…

Ebbago lya Nsereko ku computer lisuulibwe – Aminah Zawedde

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule ya ICT Aminah Zawedde ayagala ebbago ly’ennongosereza eryaleetebwa omubaka wamassekatti ga Kampala Muhammad Nsereko…

Tayebwa akwasizza Obua offiisi ya Nampala mu butongole

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa olunaku olwaleero awaddeyo offiisi ya Nampala w’Ababaka ba Gavumenti eri Hon. Hamson Obua…

Omulimu gwa Uganda Airlines bagumpa sigusabye – CEO Bamuturaki

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti aka COSASE bawuumikiridde CEO wa Uganda Airlines omuggya Jennifer Bamuturaki, bwategeezezza nti…