Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,620 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

CEO wa Uganda Airlines yafuna omulimu ngobuyigirize bwe bubulako

August 17, 2022 · Mubiru Ali

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka COSASE bawuniikiridde bwebakitegeddeko nti CEO wa Uganda Airlines Jenifer Bamuturaki yali tatuukiriza bisaanyizo byakifo kino. Ababaka bakitegeddeko nti alina ddiguli ya B.A SWASA nga talina kutendekebwa kwa Post Graduate kwonna so nga kaali kakwakulizo ka kifo kino. Bamuturaki mukaseera kano asoma post graduate-diploma mu Public Administration ku Makerere University.